Job 25:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obanga n'omwezi tegwakaayakana, n'emmunyeenye nga si ntukuvu mu maaso ge,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba n’omwezi tegulina bye gwaka, n’emmunyeenye si nnongoofu mu maaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omwezi tegwakaayakana, N'emmunyeenye ziba ng'ezitalina kitangaala mu maaso ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu maaso ge, oba n'omwezi tegwakaayakana; N'emmunyeenye ziba ng'ezitalina kitangaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, n'omwezi tegulina kumasamasa, N'emmunyeenye si nnongoofu mu maaso ge: