Job 25:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
leero alabisa obutene bw'omuntu envunyu obuvunyu, omwana w'omuntu akasiriŋŋanyi obusiriŋŋanyi!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate omuntu obuntu oyo envunyu obuvunyu, omwana w’omuntu, oyo olusiriŋŋanyi, ayinza atya okwelowooza nti mulongoofu!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kiri kitya eri omuntu envunyu obuvunyu; Omwana w'omuntu, olusiriŋŋanyi!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale alabisa omuntu envunyu obuvunyu; Omwana w'omuntu, olusiriŋŋanyi!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okusinga ennyo omuntu, envunyu! N'omwana w'omuntu, olusiriŋŋanyi!