Job 26:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akuba enkingi ku mazzi kungulu, n'ateekawo ekkomo wakati w'ekitangaala n'enzikiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ateekawo ekipimo ekiraga waggulu amazzi g’ennyanja we gayita, ng’ensalo eyawula ekitangaala n’ekizikiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yassaawo enkulungo ku nnyanja, Okwawula ekitangaala ku kizikiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yassaawo enkulungo ku nnyanja, okwawula ekitangaala ku kizikiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yassaawo embibi ku maaso g'amazzi, Okutuusa omusana n'ekizikiza we bikoma.