Job 26:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Empagi z'eggulu zijugumira; olw'okuboggola kwe ziwuniikiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Empagi z’eggulu zikankana, zeewuunya olw’okunenya kwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Empagi ez'eggulu zikankana Bwakangamu okuzisaanyaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Empagi z'eggulu zikankana ne zijugumira bw'akangamu okuzisaanyaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Empagi ez'eggulu zikankana ne zeewuunya olw'okunenya kwe.