Job 26:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'amaanyi ge yasiikuula ennyanja; n'obukugu bwe yatemaatema Rakabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Afuukuula ennyanja n’obuyinza bwe, n’asalaasala Lakabu mu bitundutundu n’amagezi ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obuyinza bwe bukkakkanya ennyanja. Olw'amagezi ge afumitira ekikulekule Lakabu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obuyinza bwe bukkakkanya ennyanja. Olw'amagezi ge azikiriza ekikulejje kyamu Rahabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Afuukuula ennyanja olw'obuyinza bwe, Era afumitira ddala Lakabu olw'okutegeera kwe.