Job 26:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Olwo omulebevu omuyambye otya? Omukono omunafu oguwonyezza otya?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ng’oyambye oyo atalina maanyi! Ng’oyambye omukono ogwo ogutalina maanyi!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ng'oyambye omunafu ali nga nze! Ng'olokodde ataliimu maanyi!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale ng'oyambye omunafu ali nga nze! Ng'odduukiridde ataliimu maanyi!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atalina buyinza ng'omubedde so! Omukono ogutalina maanyi ng'ogulokodde so!