Job 26:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Emizimu gisindira wansi eyo mu mazzi, n'abo bonna abagasulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Abafu kye balimu tekigumiikirizika, n’abo abali wansi w’amazzi ne bonna abagabeeramu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaafa bakankana Wansi w'amazzi n'ababeera omwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Emagombe mu mazzi, agali eyo wansi, abafu bakankana nga batidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaafa bakankana wansi w'amazzi n'ababeera omwo.