Job 27:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yadde alisanyukira mu Muyinza wa buli kantu? Alikoowoola Katonda obudde bwonna?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alifuna essanyu mu oyo Ayinzabyonna? Aliyita Katonda ebbanga lyonna?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anaasanyukiranga Omuyinza w'ebintu byonna, N'akaabira Katonda mu biro byonna?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye muntu asanyukira okusinza Omuyinzawaabyonna, era amwegayirira ennaku zonna?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anaasanyukiranga Omuyinza w'ebintu byonna, N'akaabira Katonda mu biro byonna?