Job 27:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nzija kubayigiriza ku buyinza bwa Katonda; Ebiri n'Omuyinza wa buli kantu sijja kubikisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nzija kubayigiriza ebikwata ku maanyi ga Katonda; ebikwata ku oyo Ayinzabyonna sijja kubikweka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ka mbayigirize mmwe nti Katonda wa buyinza. Ssi bakweke ebifa ku Muyinza w'ebintu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ka mbayigirize mmwe nti Katonda wa buyinza. Ka nneme okubakweka ebifa ku Muyinzawaabyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abayigiriza eby'omukono gwa Katonda; Ekiri n'Omuyinza w'ebintu byonna ssiikikweke.