Job 27:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Byonna nammwe mwennyini mubyerabiddeko. Kale lwaki mwogera ebitaliimu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weekalirize bino byonna bye mwerabiddeko, lwaki kaakano okwogera ebyo ebitalina makulu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nammwe bennyini mubyerabiddeko n'amaaso gammwe. Kale lwaki mwogera ebitalina makulu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nammwe mwenna mubyerabiddeko n'agammwe. Kale lwaki mweyogeza ebitalina makulu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, mmwe mwenna mmwe bennyini mukirabye; Kale kiki ekyabafuulira ddala abataliiko kye mugasa?