Job 27:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Guno gwe mugabo gw'omubi okuva ewa Katonda, abakambwe kye basikira ew'Omuyinza wa buli kantu:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Eno y’empeera Katonda gy’awa abakozi b’ebibi, omugabo omuntu omujoozi gw’afuna okuva eri oyo Ayinzabyonna:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Guno gwe mugabo Katonda gw'awa ababi, Bwe busika bw'abajoozi bwe baweebwa Omuyinza w'ebintu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Guno gwe mugabo Katonda gw'awa ababi. Bwe busika Omuyinzawaabyonna bw'awa abanyigiriza abalala:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Guno gwe mugabo gw'omuntu omubi eri Katonda, N'obusika, bw'abajoozi bwe baweebwa Omuyinza w'ebintu byonna.