Job 27:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abaana be ne bwe balyala batya, balifa kitala; ne bazzukulu be tebalikkuta mmere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana be ne bwe baba bangi batya, enkomerero yaabwe kitala; ezzadde lye teririfuna byakulya bibamala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana be bwe baala, baba ba kufa kitala. Ne zzadde lyabwe terikkuta mmere.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abaana be bazaala ne baala, baba ba kufa kitala. Ezzadde lyabwe terifuna mmere ya kulya erimala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana be bwe beeyongera, beeyongerera ekitala; N'enda ye terikkuta mmere.