Job 27:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emufuuwa awatali kusaasira, ng'agezaako okudduka amaanyi gaayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emukuba awatali kusaasira, ng’adduka ave mu maanyi gaayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emufuumuula awatali kusaasira, Ng'afuba okugyetakkuluzaako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emufuumuula awatali kusaasira ng'afuba okugyetakkuluzaako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Katonda alimukasuukirira n'atasaasira: Yandyagadde okudduka mu mukono gwe.