Job 27:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emukwasa n'emikono gyayo, emufuuwa okuva mu kifo kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Erimukubira engalo zaayo, n’emusiiya okuva mu kifo kye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu balimukubira mu ngalo, Era balimusooza ave mu kifo kye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emukubaganyiza ebintu, n'emuleekaanyiza amaloboozi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu balimukubira mu ngalo, Era balimusooza ave mu kifo kye.