Job 27:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebbanga lyonna nga nkyalimu obulamu, n'omukka gwa Katonda nga gukyandi mu nvumbo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
gye nkomye okuba nga nkyalina obulamu mu nze, omukka gwa Katonda nga gukyali mu nnyindo zange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga nkyali mulamu, Era nga nkyasa omukka Katonda gwe yampa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga nkyali mulamu, era nga nkyassa omukka Katonda gwe yampa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Kubanga obulamu bwange bukyali bulamba mu nze, n'omwoyo gwa Katonda guli mu nnyindo zange;)