Job 27:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda agenda kuwulira omulanga gwe ennaku bw'eriba emugwiridde?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda awulira okukaaba kwe ng’ennaku emujjidde?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda aliwuliriza okukaaba kwe, Ennaku bwe ziri mutuukako?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'alibeera mu buyinike, Katonda aliwuliriza okukaaba kwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda anaawuliranga okukaaba kwe, Ennaku bwe zinaamutuukangako?