Job 28:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asima emikutu mu njazi; eriiso lye liraba eby'obugagga byamu byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Asima ensalosalo ku njazi; n’amaaso ge galaba eby’omuwendo byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batema emikutu mu njazi, Ne balaba buli kintu eky'omuwendo ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batema emikutu mu njazi ne bakuba eriiso ku buli kintu eky'omuwendo ennyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atema ensalosalo mu njazi; N'amaaso ge galaba buli kintu eky'omuwendo omungi.