Job 28:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anoonyereza ku ntobo y'emigga, ebyekwese n'abissa mu kitangaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anoonya wansi mu migga, n’aggyayo ebintu ebyakwekebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batangira emigga gireme okukulukuta, Ebyakwekebwa ne babiteeka awalaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batangira emigga okukulukuta, ebikise ne babiteeka awalaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asiba emigga gireme okukulukuta; N'ekigambo ekyakisibwa akireeta awalaba.