Job 28:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Amagezi kale gasangibwa wa? N'okutegeera kubeera wa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye amagezi gasangibwa wa? Okutegeera kuva wa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye amagezi gasangwa wa? N'ekifo okutegeera we kubeera kiri ludda wa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye amagezi gasangwa wa? Ludda wa awaba okutegeera?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye amagezi ganaalabikanga wa? N'ekifo eky'okutegeera we kubeera kiri ludda wa?