Job 28:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu tamanyi muwendo gwagwo, tegasangibwa mu nsi y'abalamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu tayinza kutegeera mugaso gwago; tegasangibwa mu nsi y’abalamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu tamanyi muwendo gwago, Tegasangibwa mu nsi y'abalamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tegasangibwa mu nsi y'abalamu. N'omuntu tamanyi muwendo gugalimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu tebamanyi muwendo gwago; So tegalabika mu nsi ey'abalamu.