Job 28:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eddubi ligamba nti: ‘Tegali mu nze.’ N'ennyanja eyogera nti: ‘Tegali nange.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obuziba bwogera nti, ‘Tegali mu nze,’ ennyanja eyogera nti, ‘Tegali mu nze.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obuziba bugamba nti, N'ennyanja egamba nti, “Tegali we ndi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obuziba bugamba nti: ‘Tegali mu nze.’ N'ennyanja egamba nti: ‘Tegali we ndi.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obuziba bwogera nti Tegali mu nze: N'ennyanja eyogera nti Tegali we ndi.