Job 28:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tegagulibwa na zaabu omuwewule, n'omuwendo gwagwo tegupimibwa mu ffeeza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tegayinza kugulibwa na zaabu asingayo obulungi, wadde omuwendo gwago okupimibwa mu ffeeza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tegafunika na zaabu, So topima ffeeza okugagula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Towaayo zaabu n'ogafuna. Topima ffeeza n'ogagula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tegafunika lwa zaabu, So ne ffeeza teripimibwa okugagula.