Job 28:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tegaligulwa na zaabu w'e Ofiri yadde n'oniki ow'ebbeeyi ne saffiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tegayinza kugulibwa na zaabu wa Ofiri, mu mayinja ag’omuwendo aga onuku oba safiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tegayinzika kwenkanyankanyizibwa ne zaabu ow'e Ofiri, Wadde amayinja ag'omuwendo Onuku oba safiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zaabu omulungi ow'e Ofiri tagenkana muwendo. Wadde amayinja ag'omuwendo Onika oba Safiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tegayinzika kwenkanyankanyizibwa ne zaabu eya Ofiri, Ne onuku ey'omuwendo omungi oba safiro.