Job 28:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Topaziyo ow'omu Kuusi tageegeranyaako, Tegagulibwa na zaabu muwawule.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Topazi eva mu Esiyopya teyinza kugenkana, tegayinza wadde okugulibwa mu zaabu etetabikiddwamu kantu konna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Topazi eriva e Buwesiyopya teriigenkanenga, So tegenkanyankanyizibwenga ne zaabu ennungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Topaazi eriva mu Kuusi, ne zaabu akira obulungi, nabyo tebyenkana magezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Topazi eriva e Buwesiyopya teriigenkanenga, So tegenkanyankanyizibwenga ne zaabu ennungi.