Job 28:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyuma kiyiikuulwa mu ttaka, n'ekikomo kisaanuusibwa okuva mu mayinja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyuma kisimibwa mu ttaka, n’ekikomo ne bakisaanuusa okukiggya mu mayinja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyuma bakisima mu ttaka, N'ekikomo bakisaanuusa okuva mu mayinja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ttaka mwe basima ekyuma. Basaanuusa biyinja, okufunamu ekikomo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyuma kiggibwa mu ttaka, N'ekikomo bakisaanuusa okukiggya mu jjinja.