Job 28:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Olwo kale amagezi gava wa? N'okutegeera kubeera wa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kale amagezi gava ludda wa? N’okutegeera kubeera ludda wa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale amagezi gava wa? N'ekifo okutegeera we kubeera kiri ludda wa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale amagezi gava wa? Ludda wa awaba okutegeera?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale amagezi gava wa? N'ekifo okutegeera we kubeera kiri ludda wa?