Job 28:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gaakwekebwa amaaso n'ebiramu byonna, gaakisibwa n'ebinyonyi eby'omu bbanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gakwekebwa okuva mu maaso g’ebintu byonna ebiramu, era gakwekeddwa ebinyonyi by’omu bbanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ebiramu byonna tebigalaba, Newakubadde ennyonyi ez'omu bbanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebiramu byonna gabyekwese, n'ennyonyi ezibuuka mu bbanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga gakwekebwa amaaso g'abalamu bonna, Era gakisibwa ennyonyi ez'omu bbanga.