Job 28:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ye enkingi z'ensi aziraba; alaba na byonna ebiri wansi w'eggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga alaba enkomerero y’ensi era alaba ebintu byonna wansi w’eggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ye atunuulira ensi okutuuka ku nkomerero yaayo. Era alaba buli kintu ekiri wansi w'eggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga ye atuusa amaaso mu buli kanyomero ka nsi. Ye alaba buli kantu akali wansi w'eggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga atunuulira okutuuka ku nkomerero z'ensi, Era alaba ebiri wansi w'eggulu lyonna;