Job 28:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
yagatunuulira, n'agapima; yageetegereza, n'agekkaanya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
olwo n’atunuulira amagezi n’agalangirira; n’agateekawo, n’agagezesa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'alaba amagezi, n'agalangirira. N'agakebera n'agakenneenyeza ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olwo n'alaba amagezi, n'agalangirira. N'agakebera n'ageekenneenya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'alyoka agalaba n'agabuulira; Yaganyweza, weewaawo, n'agakenneenyeza ddala.