Job 28:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ettaka omuva emmere, eyo wansi lyafuulibwa ng'omuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi evaamu emmere, naye wansi waayo yafuusibwa nga muliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emmere erimwa ku nsi. Naye wansi w'ensi, wali ng'awali omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emmere erimwa ku nsi. Naye wansi w'ensi eyo, wali ng'awali omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi ye evaamu emmere: Era wansi evuunikibwa ng'ekivuunikibwa n'omuliro.