Job 28:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enjazi zaalyo muvaamu saffiro, n'enfuufu yaalyo erimu obuyinja obwa zaabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Safira eva mu mayinja gaayo, era enfuufu yaayo erimu zaabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjazi zaayo mwe baggya amayinja Safiro, Ne mu nfuufu yaayo mulimu zaabu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enjazi zaayo mwe baggya amayinja ga bbululu agayitibwa Safiro. Ne mu nfuufu yaayo mulimu zaabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amayinja gaayo kifo kya safiro, Era erina enfuufu eya zaabu.