Job 28:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Teri nnyonyi nkwakkuzi emanyi kkubo lituusaayo; n'eriiso lya kamunye teririrabanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewali kinyonyi kiyizzi kimanyi kkubo lino, wadde n’amaaso ga kamunye tegarirabanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekkubo lyayo tewali nnyonyi eyigga erimanyi, Ne kamunye talirabanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekkubo ery'omu birombe tewali nnyonyi eyigga erimanyi. Terirabwanga na kamunye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekkubo eryo tewali nnyonyi eyigga erimanyi, So n'amaaso ga kamunyi tegalirabanga.