Job 28:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu assa omukono gwe ku mbaalebaale, n'abikkula emirandira gy'ensozi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu ayasa n’omukono gwe ejjinja ery’embaalebaale, n’avuunika ensozi okuviira ddala we zisibuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu baasa amayinja ag'embaalebaale, Bawuukuula ensozi okutuukira ddala ku ntobo zaazo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abantu baasa enjazi enkalubo. Basima ensozi, okutuuka ku ntobo zaazo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Agolola omukono gwe ku jjinja ery'embaalebaale; Avuunika ensozi okuviira ddala we zisibuka.