Job 29:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaloboozi g'abeebitiibwa ne gakkakkana, ennimi zaabwe ne zikwatira ku bibuno.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ab’ebitiibwa ne balekeraawo okwogera, ennimi zaabwe ne zeesibira waggulu mu kamwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakulu ne batanyega, Wadde okuwulira awuuna!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abakungu ne batanyega, wadde okubaayo awuuna!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eddoboozi ery'abakulu ne lisirika, Olulimi lwabwe ne lwegatta n'ekibuno ky'akamwa kaabwe.