Job 29:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okutu okwampuliranga nga kunneesiimisa, n'eriiso eryandabanga nga linsemba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kutu okwampuliranga nga kwesiima, era n’abo abandabanga nga basiima
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaawuliranga bye njogera n'abandabanga nga banneebaza. Nga banjogerako birungi byereere.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abaawuliranga bye njogera n'abandabanga, nga bankulisa. Nga banjogerako birungi byereere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga okutu bwe kwampuliranga ne kulyoka kunneebaza; Era eriiso bwe lyandabanga ne liba mujulirwa wange: