Job 29:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amagego g'ababi nagamenyaamenya, gwe gaali gakutte ne mmubaggya mu mannyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Namenyanga amannyo g’abakozi b’ebibi, ne nziggya mu kamwa kaabwe, be baali bakutte.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'amenyanga emba z'aboonoonyi, Ne mbaggya omuyiggo mu mannyo gaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Namenyanga emba z'aboonoonyi Ne mbaggya omuyiggo mu mannyo
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era namenyanga atali mutuukirivu oluba, Ne nsika omuyiggo ne nguggya mu mannyo ge,