Job 29:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emirandira gyange girituuka ku mazzi, ne ssuulwe w'ekiro alisigalanga ku matabi gange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omulandira gwange gulituuka mu mazzi, era n’omusulo gulibeera ku ttabi lyange okukeesa obudde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nali ng'omuti ogulandiza emirandira awali amazzi, Nga n'omusulo gugwa ku matabi gaagwo okumala ekiro kyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali ng'omuti ogulandizza emirandira awali amazzi; ng'omusulo gugwa ku matabi okumala ekiro kyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emmizi gyange giranze eri amazzi, N'omusulo gubeera ku ttabi lyange ne gukeesa obudde: