Job 29:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga mmaze okwogera tebaddangamu kwogera; ebigambo byange byabatonnyangako ng'enkuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe namalanga okwogera, nga tewaba addayo kwogera, ebigambo byange byagwanga mpola mpola mu matu gaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe n'amalirizanga okwogera, nga tebalina kye bongerako. Ebigambo byange bya bamalanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bye njogedde bwe byaggwanga, nga tewali kye bongerako. Ebigambo byange ne bibannyikira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga ndeese ebigambo bo ne batayogera nate; Okwogera kwange ne kubagwako.