Job 29:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bannindanga ng'abalinda enkuba, emimwa gyabwe ne ginywa ng'abanywa enkuba ya Ttoggo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bannindiriranga ng’enkuba ne banywa ebigambo byange ng’enkuba eya ttoggo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bbannindiriranga ng'abalindirira enkuba. Era nga balinga abalimi bwe basanyukira enkuba eya ttoggo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bannindiriranga ng'abalindirira enkuba. Ne kiba ng'abalimi bwe baaniriza ekire ky'enkuba ya ttoggo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bannindirira nga bwe balindirira enkuba; Era bayasama nnyo akamwa kaabwe ng'abayasamira enkuba eya ttoggo.