Job 29:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ettawaaza ye lwe yayakanga awo ku mutwe gwange, mu nzikiza nga ntambulira ku kitangaala kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ettaala ye bwe yayakiranga omutwe gwange, n’ekitangaala kye bwe kyanjakiranga nga ntambulira mu kizikiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ettaala ye bwe yayakiranga ku omutwe gwange, Ne mmulisiza mpite mu kizikiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ettaala ye bwe yayakiranga awo ku mutwe gwange, okummulisiza mpite mu kizikiza!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ettabaaza ye lwe yayakiranga omutwe gwange, N'omusana gwe gwe gwantambuzanga okuyita mu kizikiza;