Job 29:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuyinza wa buli kantu lwe yali akyali nange, nga n'abaana bange banneebunguludde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayinzabyonna bwe yali ng’akyali nange n’abaana bange nga bakyanneetoolodde,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuyinza w'ebintu byonna bwe yali ng'akyali nange, N'abaana bange nga banneetoolodde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo Omuyinzawaabyonna yabeeranga wamu nange; n'abaana bange nga banneetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuyinza w'ebintu byonna bwe yali ng'akyali nange, N'abaana bange nga bakyanneetoolodde;