Job 29:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebigere byange lwe byanaabanga mu mata, n'enjazi nga zinfumbukulira emyala gy'omuzigo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ekkubo lyange nga lisiigiddwa omuzigo n’olwazi nga lunfukirira omugga ogw’amafuta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigere byange bwe byanaazibwanga n'amata, Nga n'amafuta g'Omuzeyituuni gakulukutira ku lwazi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'amata nganaabya n'ebigere; nga n'olwazi lukulukuta omuzigo gwe bakamulirako, mu mizayiti gyange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebigere byange bwe byanaazibwanga n'omuzigo, N'olwazi bwe lwanfuukira emigga egy'amafuta!