Job 29:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Lwe nagendanga ku mulyango gw'ekibuga, ne ntuula mu mbuga y'ekibuga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bwe nalaganga ku mulyango gw’ekibuga ne ntuula ku ntebe mu kifo we baakubiranga enkiiko,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnafulumanga okugenda ku mulyango gw'ekibuga, Ne nteeka entebe yange mu kibangirizi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe navangayo okujja mu kifo awakuŋŋaanirwa ku mulyango gw'ekibuga, ntereeze entebe yange mu luggya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnafulumanga ne ŋŋenda eri omulyango mu kibuga, Bwe nnategekanga entebe yange mu luguudo,