Job 3:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma, Yobu n'ayasamya akamwa ke n'avumirira olunaku lwe yazaalibwako,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’ebyo, Yobu n’ayasamya akamwa ke n’akolimira olunaku kwe yazaalirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo nga bakyali mukasirikiriro ako ak'enaku, Yobu nga ali n'emikwano gye, Yobu n'atandika okwogera, n'akolimira olunaku lwe yazaalirwako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bwe byaggwa, Yobu n'atandika okwogera, n'akolimira olunaku lwe yazaalirwako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yobu n'alyoka ayasama akamwa n'akolimira olunaku lwe: