Job 3:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki waaliwo amaviivi okundera, oba amabeere okunnyonsa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki amaviivi ganzikiriza okugatuulako era n’amabeere okugayonka?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmange yanderera ki ku maviivi? Lwaki yannyonsa amabeere?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki nalererwa ku maviivi? N'amabeere lwaki gannyonsa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaviivi ganzikiririza ki? Oba amabeere, okugayonka?