Job 3:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa kati ngalamidde mu ddembe; nandibadde neebase, mpumudde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano nandibadde ngalamidde nga neesirikidde, nandibadde neebase nga neewummulidde,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bwe nnandifudde nnandisirise, Nandyebase; bwe ntyo bwe nnandiwummudde:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga bwe nandifudde nandisirise; nandyebase, nandiwummudde
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kaakano nandigalamidde ne nsirika; Nandyebase; bwe ntyo bwe nnandiwummudde: