Job 3:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba lwaki saabulawo ng'olubuto oluvuddemu, oba ng'obwana obutaalaba kitangaala?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oba lwaki saaziikibwa ng’omwana azaaliddwa ng’afudde, atalabye ku kitangaala?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba lwaki ssagibwawo ng'omwana omusowole, Oba ng'omwana azaalibwa ng'afudde atalaba ku kitangaala n'akatono?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa naggyibwawo ng'omusowole, oba okuziikibwa ng'omwana azaalibwa ng'afudde, atalaba ku kitangaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba ng'omwana omusowole akwekebwa sandibaddewo; Ng'abaana abawere abatalabanga ku musana n'akatono.