Job 3:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasibe awamu gye bafunira ku mirembe, nga tebakyawulira kwasira kwa muduumizi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasibe gye bawummulira awamu, gye batawulirira kiragiro ky’oyo abaduumira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyo abasibe gye bafunira emirembe, Tebawulira ddoboozi lya mukozesa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo n'abasibe bassa ku mukka; ne batawulira abatulugunya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyo abasibe gye bessiza awamu; Tebawulira ddoboozi lya mukoza.