Job 3:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Lwaki eyennyise mu mutima aweebwa ekitangaala, n'obulamu buweebwa oyo anyoleddwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Lwaki omuyinike aweebwa ekitangaala, ne kimulisiza oyo alumwa mu mwoyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alaba obuyinike aweerwa ki ekitangaala? Ali mu buyinike abeerera ki omulamu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abantu abali mu nnaku balabira ki ekitangaala? N'abo ababonaabona babeerera ki abalamu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alaba obuyinike aweerwa ki omusana? N'obulamu abuweerwa ki oyo alumiddwa omwoyo;