Job 3:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abasanyuka ne bajaguza bwe basanga entaana?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abajaguza ekisukkiridde, ne basanyuka ng’atuuse ku ntaana?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Basanyuka ennyo nnyini bwe bafa, Bajaguza, bwe bateekebwa mu ntaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Basanyuka nnyo nnyini ne bajaguza bwe bafa, ne bateekebwa mu ntaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abasanyuka ennyo nnyini, Ne bajaguza, bwe bayinza okulaba entaana?